Bujjingo teyasaddaase Uncle Richard -Pastor Mondo Mugisha

Pastor Mondo Mugisha agamba nti Pastor Bujjingo yakoze bulungi okusooka okulaba ng’ataasa Mwami Richard ng’amutwala mu ddwaliro e Mulago.
Abantu abasinga beefudde aba Poliisi, abalamuzi, bali ku TikTok, Facebook okwo n’ebirala, babuukira buli ekijja, nti buli kimu be bakimanyi, kyannaku nnyo nti ne ba MP abamu bagwa mu ttuluba lye limu… bannange tuleke abakugu bakole omulimu gwabwe “
Kyokka ye Muganda w’omugenzi, ategeezezza abakungubazi e Ssembabule, nti Bujjingo teyasaddaase Richard nga abamu bwe babadde bamulebula, abaganbye beewale ebigambo bya sosolo Media…
Abakungubazi baabawadde n’akadde be beekeneenya omulambo gwa Richard era ne bavaawo nga bamatidde…

Loading

Recommended For You

admin

About the Author: admin