Abanyyoma Joel Ssenyonyi eyakalondebwa kubwo kulia oludda oluvuganya mu Parliament abawadde olunyiriri mu bayibuli.
Luno aluggye mu 1 Timoseewo 4:12 “Omuntu yenna takunyoomanga lwa buvubuka bwo; naye beeranga kyakulabirako eri abo abakkiriza mu kwogeranga, mu kutambulanga, mu kwagalanga, mu kukkirizanga, mu kubanga omulongoofu.
Ssenyonyi mu Lungereza, agambye: 1 Timothy 4:12 “Donāt let anyone look down on you because you are young, but set an example for the believers in speech, in conduct, in love, in faith, and in purity.”
Joel Ssenyonyi aweze nga bwagenda okwebuuza ku banne okusobola okutuukiriza obulungi obuvunaanyizibwa bwe. Ono atubuulidde nti wadde obuvunaanyizibwa obumuwereddwa bunene naye asobola okubutuukiriza.
Oba Kati kino kilekawa ababadde bamunyooma