Kitalo nnyo ekya Tiktoker (Basher-williams) abadde yeeyita “Master Of Tears” 😭😭 yetuzze😥😥Naye Nga Lwaki Wetugga Olwomusajja Mbu Lwakuba Mufunyemu obutakaanya😭😭?

Kitalo nnyo ekya Tiktoker (Basher-williams) abadde yeeyita “Master Of Tears” 😭😭!!! Yasazeewo neyejja mu bulamu bwensi eno neyetuga olunaku lwaleero e Maganjo jabadde akolera.
Kigambibwa yaffunye mu obutakannya n’abadde boyfriend we okukkakana nga omuwala yeetuze era basanze yafudde dda😥
Naye bivubuka mwe kyetubagamba bwoba toli mwetegefu okubera nomwana wamuno Bambi bileke abana abamu balina emitima eminafu kati ono omuwala boyfriend abade yebaka ne mikwano je munyumba emu jebasula 😭
Q
Twakava mukuzika sheenah ne ba we kati Basher Williams naye agenze mubintu byebimu 😭😭lwaki muzanyina kumutima jabanamwe😭😭😭Rip Bash
How I wish People we stop unliving themselves because of love or partner. You die and their lives continue with their knew lovers. Let the universe hurt u but live for the sake of yo mama who carried u for 9 months. This breaks my heart nyoooo

Loading

Recommended For You

admin

About the Author: admin