PASTOR BUJINGO AYANISE SUZAN MAKULA, AYOGEDDE ENGERI GYEYAMUKWANAMU

Enkwana gye nakwanamu Suzan Makula esesa yali yakavamu olubuto nga nolubuto lweyavaamu eyali yalumufunyisa ye yali aluletedde okuvaamu,
yamugamba ndi Lubuto omusajja namugamba tazaala era olubuto silulwe, nti yali tamwagalangako bambi mukazi yasibiira mulago ku kitanda nga yagenda okutuukayo nga olubuto luvuddemu bambi,
Ate nga nze nonya mukazzi wakuwasa nga alimu amagezi, namutomeera omulundi gumu nemugamba ngenda kukuwasa kuba awaka omukazzi gwe ninayo tategeera,
ate wewunye samulinamu interest in the beginning nga alina ebizibu suzan oyo nga ne mu buzibu bye mwalimu nti tagenda kuddamu kuddira basajja, nze mukama yanyamba namusika kukutu kuba yali anesiga nga ebizibu bye nze mbisabira

Loading

Recommended For You

admin

About the Author: admin