Evelyn Lagu kino kyayitamu 5 years| Woba okyali mulamu toba namugaso Naye woffa nebalyoka bakuwaana, Bebe cool nebano dala mulaba nga bwekyandibade nti omu kumwe wabera mumbera bweti

Woba okyali mulamu toba namugaso Naye woffa nebalyoka bakuwaana nga bwebabade bakwagala oba ani yatandikawo omuze gwokusiima abagenze?
See the situation mwanyinaze Evelyne Love jayitamu astrugglinga akulaba nga alwana nobulamu bude engulu amaze ebanga nga alajana okufuna obuyambi agende India afune obujanjabi obumala until now obuyambi tabufunanga Nayenga Evelyn muyimbi amanyikidwa obulungi era yayatikirira nyo nemukuzanya ebina Uganda.
Eddy Kenzo @Sheebah, @Bebe cool, Dr jose Chameleon nebanamwe dala wemuba mutude eyo nga mutesa ku buwumbi 30 obugenda okubawebwa nga ojeko ebyo byona mufunawo obudde nemutesa nekunsonga bweziti kubanga lero Evelyn Lagu Naye enkya kisobola okubera kwomu kumwe.
Mwe dala mulaba nga bwekyandibade nti omu kumwe wabera mumbera bweti alina kulajana okufuna obujanjabi era wano wenjagalira mulowoze nekumuna Uganda omulala yena ayita mumbera ki wabanga Evelyn Lagu kino kyayitamu 5 years nga tafuna kuyambibwa?
Kansubire nti mugenda kufunamu kukisa mudukirire Evelyn Lagu kubanga lero yee enkya asobola okubera omu kumwe, wemuba mwagala government ekole kubizibu byamwe nga kino kyekimu kubizibu bya industry simanyi kyeba egenda bakolera nga ne Evelyn akyajiremye okutwala ebweru afune obujanjabi.
Dear my sister Evelyn Lagu every thing will be fyn in the name of jesus.

Loading

Recommended For You

admin

About the Author: admin