Kino kyebayita love supper naye nemwana muwala remah namakula omukwaano gwa hamza sebunya gumusuza teyeebase. Ono Kinajukilwa yaliko mukyaala wa BET Award winner okumala emyaaka ejisuka mweetano. Wabula, banno bayawukana ella mukaseela katono dala omukyala remah nayanjula olulenzi lwe olupya.
Rema Namakula yagwa mu mukwano n’omuyimbiEddy Kenzo ng’ekiseera kiyiseewo. Rema Namakula yazaala omwana omuwala ku Paragon Hospital,mu kibuga Kampala ekirinaanye Bugoloobi.
Kenzo (amannya amatuufu Edrisa Musuuza)alina kati omwana omulala(Maya Musuuza) gwe yazaala mu mukazi we eyasooka yakkiriza nti ye yali kitaawe w’omwana era n’amutuuma Aamaal Musuuza
Enaku yali nyiinji elli Kenzo yamala akaseela nga akaaba okufaako obuffi. Wabula, nawankubadde binno byaaliwo, Remah teyatunula mabegga naye yasalawo kwongela mukwaano
Rema yazaalibwa omugenzi Hamida Nabbosa n’omugenzi Mukiibi Ssemakula mu Lubaga Hospital, nga 24 April 1991. Ye muggalanda mu famire ye.
Yasomera ku Kitante Primary School mu masomo ge ag’eddaala erisooka. Yasomera ku st. Balikuddembe Senior Secondary School mu madaala ga ‘O’ ne ‘A’. Oluvannyumma,yeeyunga ku Kyambogo University.