Omuyimbi Joseph Mayanja amanyidwa nga Jose Chameleone Munyiivu nyoo olwegume nekavubuka Bobi wine gwayolessa mubuli byakola, agamba yandijukidde jetwaaba
Chameleone agamba Bobi wine lwebamutimpula emiggo mu campain ezaali mu Arua,Yagenda mu ddwaliro namukyalila ela namaziga gamuyitamu.
Naye bweyafuna ebizibu stage ya gwanga Mujje negwa olwa namutikwa wenkuba, Bobiwine yamuseketerera busekelezi.
Chameleone agamba teyewunya bwebatimpula Bobi wine kubba yalipila ebyobufuuzi byatategela.
Bino yabyogedde mugumu ela agambye Bobi wine tayina kyagenda kumukola naye amwatulidde akomye kabuvubuka ku ba ssegulanda nga webatobye mu music.